Laadiyo y'Obujjajja ey'Obwakabaka bwa Buganda. Eno ye Page yaffe entongole. Twegatteko.

Joined June 2023
14,353 Photos and videos
CBS FM UG reposted
2
2
107
Oluliiko lwa @BugandaKingdom_ olutudde leero nga 6 July 2026 okusoma n'okuyisa embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi 2026/27 luyisizza ebiteeso bina nga bwebiragiddwa ki kiwandiiko. #EmbaliriraYaBuganda2026
2
8
624
"Kikulu nnyo okuba n'obufuzi obutambulira ku mateeka, Buganda ne Uganda bwebiba bya kukula. Ateeberezebwa okuzza omusango asaana atwalibwe ku poliisi ategeezebwe amateeka geyamenye, bwaba wakukwatibwa akwatibwe misana ate abamukutte beeyanjule, atwalibwe mu kifo ekikkirizibwa mu mateeka" Katikkiro @cpmayiga #EmbaliriraYaBuganda2026
5
375
Abamu ku babaka ba @Parliament_Ug abakiikirira ebitundu bya Buganda abeetabye mu Lukiiko lwa Buganda olw'okusoma n'okuyisa embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi 2026/27 #EmbaliriraYaBuganda2026
1
1
18
768
9
201
Omulangira David Kintu Wassajja naye yeetabye mu Lukiiko lwa @BugandaKingdom_ olw'okusoma embalirira y'Obwakaba ey'omwaka gw'ebyensimbi 206/27 #EmbaliriraYaBuganda2026
29
534
Omuwanika wa Buganda Owek @BobNsibirwa ayanjudde embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi ya buwumbi 409,315,856,147/= Embalirira eno erinnye n'ebitundu 34 ku buli kikumi. Yaakwesigamizibwa ku ; Bannamikago, Ensimbi ezibanjibwa mu gavumenti eyaawakati, Ebibiina by'obwegassi, Eby'enjigiriza n'ettaka. #embalirirayabuganda2026
6
56
899
Mu mwaka gw'ebyensimbi gwetukubye amabega, Obwakabaka bwa Buganda bwayingiza ensimbi obuwumbi 320,508,765,226/= newankubadde bwali busuubira okuyingiza obuwumbi 305,502,820,947/=. Gavumenti eyaawakati yatusasulako obuwumbi 38.5 ku buwumbi 200 byetubanja ebyakakasibwa n'obuwumbi 500 ezitannakakasibwa. - Owek. @BobNsibirwa #embalirirayabuganda2026
7
384
Ssaabasumba Jeronimos Muzeeyi, Ssaabasumba Paul Ssemogerere ne Supreme Mufti Sheikh Shaaban Ggalabuzi nabo beetabye mu Lukiiko lwa Buganda. #embalirirayabuganda2026
1
35
619
Omumbejja Christine Gertrude Nnabanaakulya naye yeetabye mu Lukiiko lwa Buganda olw'okusoma embalirira ya 2026/27. #embalirirayabuganda2026
33
796
"Okusitula eby'enfuna by'abantu ba Buganda: Okumalawo olunnabe lw'obwavu, mu myaka esatu enkola ya Mmwanyi Terimba eyingizza ensimbi nnyingi mu bantu ba Kabaka abalima emmwanyi. Era kati abantu ba Kabaka bangi batumbudde embeera zaabwe, kati ennyumba nnyo ziyooyooteddwa ate kizibu nnyo kati okusanga ennyumba ez'essubi mu @BugandaKingdom_ . Tugaziyizza obutale nga tuyita mu kuteekateeka emyoleso e Kyaddondo, Buddu ne Bulemeezi nga tukolagana ne Radio yaffe CBS" - Owek. @BobNsibirwa
1
8
486
Okuwunya obulungi n'okulabika obulungi kiyamba ggwe! Kale weekwate aba Blossom collections Uganda e Mengo opposite Vision Hotel plus oba bakubire ku 0758779744/ 0766708822 nawe onyume.
1
276
"Obunkenke obuli mu ggwanga bwandiremesa bamusigansimbi n'abalambuzi okujja mu Uganda"-Katikkiro @cpmayiga #CBSFmupdates
1
14
71
2,388
Federo ey'ebikolwa: "Abantu ba Buganda mu myaka esatu egiyise bakiise embuga mu nkola ya Luwalo Lwaffe n'ensimbi ezisoba mu buwumbi butaano. Abakulembeze okuva ebweru wa Uganda bakiise embuga, bannabyamizannyo ne bannabitone bangi bakiise embuga. Okuteekawo obukulembeze n'okubunyweza mu Buganda n'ebweru"-Owek @BobNsibirwa #embalirirayabuganda2026
1
8
428
Omuwanika wa Buganda Owek @BobNsibirwa atandise okusoma embalirira ya Buganda ey'omwaka gw'ebyensimbi 2026/27 #embalirirayabuganda2026
2
23
490
Olukiiko lwa Buganda lutandise mu Bulange e Mmengo. Omuwanika wa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsibirwa mwagenda okusomera embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi 2026/27. Ebikonge bigwetabyeko. #EmbaliriraYaBuganda2026
1
2
27
633
CBS FM UG reposted
#cbsfmkati I Broadcasting Live x.com/i/broadcasts/1mxPaaXwd…
2
12
1,290
Banna Uganda 564 bebaakakomezebwawo ku butaka okuva mu South Africa bannansi baayo gyebaabanaabira mu maaso. Bano bonna bakuumirwa Kyankwazi mu bbanguliro ly'obukulembeze gyebagenda okusisinkanira omukulembeze w'eggwanga essaawa yonna. Abalala 600 kikakasiddwa nti beewandiisizza okukomezebwawo, era ekibinja ekisooka kituusibwa leero n'abalala bakomezebwewo ku Lwokusatu nga 8 July. #CBSFmUpdates
3
615